Vidiyo

Abatuuze b'e Rakai balaajana lwa Nguudo mbi! basabye balowoozebweko

Ensonga endala abalonzi gye bassaako essira abeesimbyewo mu kulonda okunaabaawo omwaka ogujja z’enguudo eziri mu mbeera mbi. Mwekyo tugenze e Rakai tulabe abaayo bwe baagala bayambibwe ku nguudo.

Abatuuze b'e Rakai balaajana lwa Nguudo mbi! basabye balowoozebweko
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Vidiyo
Nguudo
Musasi
Rakai