ABATUUZE BAGUMBYE KU POLIISI OKUDDIZIBWA ENTE ZAABWE EZABIDDWA
Poliisi e Bugema ekoze ekikwekweto mwenunulidde ente z’abatuuze ezizze zibabbibwako mu bitundu bye Busiika ebyenjawulo. Abantu musanvu bakwatiddwa nga beebamu ku kabinja k’abatigomya abantu olw’okubabbira ebisolo byabwe.
ABATUUZE BAGUMBYE KU POLIISI OKUDDIZIBWA ENTE ZAABWE EZABIDDWA