Abataamatidde na byavudde mu kulonda kw’abanaatuula ku lukiiko lwa NRM olw’oku ntikko olwa CEC batandise okussaayo okwemulugunya kwabwe

Mu kakiiko k’amateeka akassibwawo Pulezidenti Museveni, kaasazizzaamu eyabadde alondeddwa okukwatira ekibiina bendera ku bwaloodimmeeya lwa mpapula za buyigirize.

Abataamatidde na byavudde mu kulonda kw’abanaatuula ku lukiiko lwa NRM olw’oku ntikko olwa CEC batandise okussaayo okwemulugunya kwabwe
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#vidiyo #NRM #Kulonda #lukiiko