Abalamazi okuva e Lira batuukidde mu bbugumu e Namugongo. Eby’okwerinda binywezeddwa

Abalamazi ab’enjawulo bakyali mu lugendo lwabwe okutuuka ku kiggwa e Namugongo nga n’omuwendo gwabo abatuuse gweyongedde, olwaleero ekibinja ky’abalamazi 1000 n’okusoba okuva mu ssaza ly’e Lira batuuse wakati mu mizira.

Abalamazi okuva e Lira batuukidde mu bbugumu e Namugongo. Eby’okwerinda binywezeddwa
NewVision Reporter
@NewVision