Abalamazi bavudde e Nebbi abanaakulemberamu ku bakatuliki basuze Naggulu:Batuuka nkya e Namugongo.
Abalamazi okuva e Nebbi batuuse ku kkereziya ya St Jude e Nagulu webagenda okusula olwo olunaku olw’enkya beeyongereyo ku kiggwa e Namugongo. Eno batuukiddeyo mu ssanyu nga baasimbudde ku kigo kya St Francis of ASIS e Matugga
Abalamazi bavudde e Nebbi abanaakulemberamu ku bakatuliki basuze Naggulu:Batuuka nkya e Namugongo.