Abakulembeze ab’ennono babaliddwa! Baweereza abantu obubaka babalibwe

Kyabazinga wa Busoga William Gabula Nadiope IV akulembedde abantu be mu Busoga okubalibwa okutandise olwaleero nga kwakumala ennaku 10. Kyabazinga, ab’ekitongole ky’ebibalo bamusanze mu lubiri lw’e olw’e Igenge

Abakulembeze ab’ennono babaliddwa! Baweereza abantu obubaka babalibwe
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision