Ababaka ba palamenti bakubaganye empawa ku nteekateeka y’obukulembeze bwa palament okusazaamu endagaano zonna palament zeyalina neba money lenders ababadde bawola ababaka. Abamu bakiwagidde abalala nti kyakukosa enkola yaabwe ey’emirimu. Kati kisigalidde eri ababaka okweewola ku lwabwe.