Abaasoose okufuna kkaadi za NUP bazibaggyeeko ate ne baziwa abalala!
Obunkenke bweyongedde ku kitebe kya NUP e Makerere Kavule abataaweereddwa kkaadi okuvuganya ku bifo eby’enjawulo bwe bakonkomalidde wabweru nga baagala okulaba abakulu mu kibiina. Kyokka abamu ku baafunye kkaadi zibaggyiddwako ne ziweebwa abalala.
Abaasoose okufuna kkaadi za NUP bazibaggyeeko ate ne baziwa abalala!