Bukedde olupapula lwo oluganzi lukuwa omuwala eyasinze okucamula abasomi be mu mwezi.
Tukuleetedde abawala abazze bafulumira ku muko gwa Ssanyu mu mwezi gwa August bakubibweko akalulu olwo anaasinga afune kavvu.
Okulonda genda ku page ya Bukedde eya facebook olonde omuwala eyasinze okukulabikira obulungi. Ebifaananyi bino biteereddwa ku page ya Bukedde okwanguyiza abasomi baffe okulonda. Okufulumira ku muko gwa Bukedde kwa bwereere. Ab'okulondako be bano ;
Mandela Mallion ow'e Ntinda.
Namutebi Daphine wa Kasana Luweero.
Harriet Adoli Ow'e Mukono.
Sarah Namwanje, Namasuba.
Shamim Nsubuga.
Aminah Nabwami Nsimbe Ow'e Mutundwe.
Ritah Shanitah Nabbanja.
Pricilla Nakirya.
Christine Nabacwa.
Jennifer Nakazibwe.
Hadijja Hady Katushabe.
Dian Heavens.
Grace Kisakye.
Joan Kansime.
Norita Sorea Ssenkubuge.
Lyton Myra Muteteri.
Phiona Mbabazi.
Joana Kanyesigye.
Mable Kirabo.
Ruth Nakawuki.
Treasure Bulya.