Tukulaze engeri gye baataayizza minisita Nandutu ku by’amabaati. Kasaija ye agazzizzaayo kati alinze lulwe.
Ekitongole kya NIRA kifulumizza emisoso gya buli muntu okufuna densite empya.
Mulimu engeri Amerika ne Russia gye ziyingidde mu lutalo lw’e Sudan embeera n’etabuka.
Tosubwa amannya g’abawanguzi b’ettu lya Iddi abaalondeddwa.
Mu Yiiya Ssente: Tukuleetedde engeri bakayungirizi gye banyuunyunta abalimi n’abalunzi n’ebiyinza okukolebwa okwewala okunyigirizibwa kuno.
Mu Byemizannyo: Man City eddidde Bayern ng’ewaga obutakubirwa mwayo mu gwa Champions league. So nga KCCA ekwatagana ne URA ng’eri ku kigezo.
Bino byonna mu Bukedde w’Olwokusatu agula 1,000/- zokka.