Agataliikonfuufu EYASUULAWO OGW’OKUSOMESA NADDA MU KULIMA EMMWAANYI N’EBITOOKE TAJULA
15th September 2023
Mu mboozi yaffe y'omulimi asinga Bukedde TV ekuleetedde eyasuulawo ogw’okusomesa nadda mu kulima emmwaanyi n’ebitooke by’agamba nti bimufunidde. Empaka z'Omulimi asinga zitegekebwa kkampuni ya Vision group etwala ne Bukedde TV ne zissibwamu ssente ekitebe kya Budaaki mu Uganda, kkampuni y'ennyonyi eya KLM, bbanka ya dfcu n'ekkampuni ya Koudjis abaleeta akalungo k’enkonko n’ebisolo okuva e Budaaki.
Agataliikonfuufu EYASUULAWO OGW’OKUSOMESA NADDA MU KULIMA EMMWAANYI N’EBITOOKE TAJULA
Comments
No Comment