Abantu b’e Nabweru abasuliridde okusendebwa mu bikwekweto bya NEMA balumbye ssentebe eyabateera emikono ku ndagaano n’akaaba

15th June 2024

Ssentebe W’e Nabweru South LC 1  Nankya Dorothy akaabye oluvanyuma lw’abatuuze okumulumba mu makaage nga bakimussaako nti yeyateekanga emikono ku ndagaano nga bagula ettaka ekitongole ky’obutonde bwensi ekya NEMA wekiraalise okumenya. Ono agamba nti naye talina kyagamba batuuze

Abantu b’e Nabweru abasuliridde okusendebwa mu bikwekweto bya NEMA balumbye ssentebe eyabateera emikono ku ndagaano n’akaaba
NewVision Reporter
@NewVision
84 views

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.