Agataliikonfuufu NABBI DAUDA ALABUDDE KU BANANFUUSI
Akulira ekkanisa ya universal Apostle's fellowship church of righteousness Nabbi Daudi alabudde abantu okwewala okunywa omwenge, okukozesa ebiragalalagala, obwenzi n'okweraguza kubanga bino bikontana n'obutukuvu. Abyogeredde mu kusaba kw'okumalako omwaka e Kirama mu district ye Kaliro.
Agataliikonfuufu NABBI DAUDA ALABUDDE KU BANANFUUSI