MUKAZI w'omugagga Drake Lubega atabuse bubi ne mukazi we. Omukazi addukidde mu kkooti baawukane era ayagala agabane ebizimbe bitaano ku 31 Lubega by'alina.
EBYOBUGAGGA BYA DRAKE LUBEGA
1 Banda Club Ecstasy
2 Mukono Commercial Banka Building
3 Go Down e Bugerere
4 Ettaka ly’e Muyenga lye baagula ku baana ba Paul Muwanga
5Nakivubo Mews kye baasokera ddala okugula mu Kampala
6 Atalanta ekiri ku Cooper Motors mu Kampala
7 SB Plaza mu Kiyembe
8 Qualicell Bus Terminal
9Total Business Park
10 Majestic Plaza
11 Astoria Plaza
12 Titanic Building
ku luguudo Johnson
13 Energy Center
14 Jesco e Nakivubo
15 Nabukeera Complex
16 Eco Plaza
17 Jesco Plaza eyali DV8
18 Total City Plaza
19 Jesco e Nabugabo
20 Qualicell Building ku luguudo William mu Kampala
21 Essomero lya Elute
e Budage
22 Jambori Arcade
23 French Plaza
24 City Complex mu Kiyembe
25 Pentagon
26 Atalanta
27 Mini Price/Money Center
28 Esco Plastics e Katonge
29 Qualice (Million Steel)
30 Viena House