Express FC 2-0 Police FC
Ng'omupiira tegunnatandika enkubu yasoose kulemesa basambi kuyingira kisaawe wabula zagenze okuwera esaawa 9:20 ddiifiri n'agujjako akawuuwo.
Ggoolo ya Express eyasoose yateebeddwa Eric Kambale mu ddakiika y'e 10, Bbosa n'awaga era n'alagira abazannyi be omupiira bakube mukube kuba gwabadde gwa nkuba.
Express yateebye ggoolo yaayo ey'okubiri ng'eyita mu Godfrey Lwesibawa era ne kitangaaza emikisa gya Express okuba ku kikopo.
Express yenywerezza mu ky'okusatu.
Express 2 0 Police7
Express 2 0 Police6
Express 2 0 Police5
Express 2 0 Police4
Express 2 0 Police
Express 2 0 Police2