Eastern Africa University Games
Ndejje University – Luwero
Handball (Abakazi)
Kenyatta 14-23 Ndejje
Victoria University 22-09 Kenya Methodist
Abasajja
Ndejje 24-20 Strathmore
Kyambogo 34-36 Kampala University
Makerere 29-40 Kenyatta
VICTORIA University batandise n’amaanyi mu muzannyo gwa Handball ku mulundi gwabwe ogusoose okwetaba mu mizannyo gy’omu buvanjuba bwa Afrika bwe bakubye Kenya Methodist University (22-09).
Bali mu kibinja omuli; Kenyatta University, Kampala University, Kenya Methodist, Ndejje University abategesi.
Sharon Aedeke Kapiteeni waabwe, yeefuze olunaku bwe yateebye ggoolo 14 yekka mu nsiike emu.
Comments
No Comment