Abawagizi ba Express FC beewaanidde ku mutendesi wa URA Sam Simbwa (eyabatendekako) nga naye yabatendekako n’abawonya okusalwako nti takyabasobola era asabe FUFA URA ereme kuddayo Wankulukuku.
UGANDA CUP: Express FC ezzeemu okujooga URA
By: NewVision Reporter, Journalist @NewVision
Baamugambye nti bw’anaalemwa bagenda kwekubira enduulu mu FUFA ttiimu ya URA ereme kuddamu kusamba na Express kubanga omuwanguzi aba yategeerekeka dda.