Gakuweebwa munno! Katikkiro asibiridde abakulembeze ba Masaka City entanda
KATIKKIRO wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abakulembeze abaggya mu kibuga Masaka obutateeka mateeka na misolo gineetamya n’okutuusa abantu mu kitundu okwejjusa lwaki baafuna ekibuga.
Gakuweebwa munno! Katikkiro asibiridde abakulembeze ba Masaka City entanda
Obubaka buno yabutisse Minisita Omubeezi owa gavumenti ez’ebitundu era avunaanyizibwa ku kulambula kwa Kabaka, Joseph Kawuki bwe yabadde atikkula abantu okuva mu magombolola ag’enjawulo e Buddu ku
Login to begin your journey to our premium content