By'olina okukola okusobola okufuna ekiwera mu bijanjaalo
Dr. Stanley Nkalubo akulira okunoonyereza ku bijanjaalo mu kitongole ekikola ku kutumbula eby’obulimi n’obulunzi mu ggwanga ekya National Agricultural Research Organization (NARO) awadde abalimi amagezi ku bye balina okukola okusobola okufuna mu bijanjaalo ekiwera.
PREMIUMBukedde
By'olina okukola okusobola okufuna ekiwera mu bijanjaalo
By NewVision Reporter
Journalists @NewVision
#NARO #Dr. Stanley Nkalubo #Ebijanjaalo #Bukedde
Ebijanjaalo kye kimu ku birime abantu bye basinga okwettanira okulima ate n’okubirya nga enva mu ggwanga.