George William Kalyowa, Ibrahim Ekollot ne Elvis Ngonde (basuumusiddwa okuva mu ttiimu ento) ku ndagaano ya myaka ebiri, Shaka Ssozi(Nyamityobora FC), Waigona Isaac(Igang Young FC) Benda Byron(Edgars Academy), Benard Wamusi(Kataka United FC) be balala abeegasse ku ttiimu.