Banoonya obukadde 120 okuddaabiriza Kkanisa erimu nnamulondo ya Kabaka
ABAKRISTAAYO b'e Luteete mu ggombolola y'e Bamunaanika e Luweero nga banoonya obukadde obusoba mu 120 okuddaabiriza Ekkanisa y'e Luteete mu Luweero omuli Nnamulondo ya Kabaka kw'atuula bw'asiima okusabirayo ng'ali mu lubiri lw’e Bamunaanika.
Banoonya obukadde 120 okuddaabiriza Kkanisa erimu nnamulondo ya Kabaka
By: NewVision Reporter, Journalists @NewVision
Bakulembeddwa Ssaabadinkoni waabwe Canon Godfrey Kasana Ssemakula. Ekkanisa eno ya byafaayo kubanga Ssekabaka Daudi Chwa mwe yasabiranga era nga Nnamulondo ebaddemu n'okutuusa kati.
Kkanisa bw'efaanana
Ezze
Login to begin your journey to our premium content