DDAYIREKITA wa KCCA, Dorothy Kisaka asisikanye abakulira kkampuni ya Vision Group efulumya ne Bukedde n’abanjulira pulojekiti bbiri ze balina n’asaba ekitongole kimukwatizeeko.
Yagambye nti, enteekateeka ze balina, kuliko gye baatuumye ‘Smart City’ ekivvuunulwa nti, ekibuga ekiyonjo egendereddwaamu okukendeeza ku mujjuzo, okuyonja amakubo n’okugogola emyala ssaako ey’okusomesa abantu mu Kampala nga batandikira mu
Login to begin your journey to our premium content