PREMIUM
Bukedde

Ababaka baagala palamenti ebakolere 'ttaaga' okuli amannya gaabwe

ABABAKA ba Palamenti abapya basabye Palamenti okubakolera ‘Ttaaga’ okuli amannya gaabwe ne konsitityuwensi ze bakiikirira kibasobozese okumanyagana kubanga bangi nnyo nga kibazibuwalira okumanya bannaabwe.

Ababaka baagala palamenti ebakolere 'ttaaga' okuli amannya gaabwe
By: NewVision Reporter, Journalists @NewVision

Ababaka bagamba nti kino kyakubayamba n’okwewala abantu abakyamu abatateekeddwa kubeera mu Palamenti nga babaawula mangu ku babaka.

Kino ababaka bakisabye bwe babadde mu musomo ogubateekateeka ku ngeri Palamenti gyekolamu

Login to begin your journey to our premium content

Tags:
Ttaaga
Palamenti
Babaka
Jacob Oulanyah