Aba NRM Independent Movement Kampala bayozaayozezza Museveni
BANNAKIBIINA kya NRM abavuganya ku bwannamunigina mu kalulu ka 2021 mu Kampala abeegattira mu kibiina kya NRM Independent Movement Kampala bayozaayozeza pulezinti Museveni olwokuddamu okulayira okukulembera eggwanga ne bamulabula ku bayinza okumuwabya ng'alonda kabineti.
Aba NRM Independent Movement Kampala bayozaayozezza Museveni