Ttuntu: Essaza lya Kampala lijaguzza wiiki y'ebyenjigiriza Bakoze bulungi bwansi

Vicar General w’essaza lya Kampala Msgr. Charles Kasibante asabye abasomesa okuva mu masomero g’Abakatuliki agali wansi w’ekitongole kya Kampala Vicariate okusiga empisa ennungi mu bayizi baabwe okutangira obuli bw’enguzi mu biseera eby’omu maaso. Ono okwogera bino abade mu mwoleso gw’amasomero g’abakatuliki bwebabadde boolesa ebya science ne tekinologiya.

Ttuntu: Essaza lya Kampala lijaguzza wiiki y'ebyenjigiriza Bakoze bulungi bwansi
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Essaza lya Kampala lihjaguzzaweeiki