Omuyimbi Dr. Jose Chameleon akomyewo okuva mu America gyabadde ajjanjabibwa.
Ab’enganda n’emikwano gy’omuyimbi Dr. Jose Chameleon bamwanirizza mu ssanyu ng’akomawo okuva mu America gyeyagenda okujjanjabibwa. Atuukidde ku kisaawe Entebe n’ategeeza abawagizibe nti wadde alinawo enjawulo, akyali munafu.
Omuyimbi Dr. Jose Chameleon akomyewo okuva mu America gyabadde ajjanjabibwa.