ABAKUNGU ba gavumenti ya Kabaka kumpi bonna baweddeyo okwetaba ku kwanjula kwa Muwala wa Minisita wa Kabaka Noah Kiyimba nga ye Jane Francis Nalubyaayi ayanjudde Mwanamunne George Mugambe mu maka gaabwe agasangibwa mu kitundu ekiyitibwa Nkumba Bwayise emisana ga Leero.
No 2(8)
No 8(3)