.Rt. Major Gen. Mugisha Muntu enkoko agikutte mumwa okugenda e Bukakkata okulinnya e Kidyeri okwolekera disitukiti y'e Kalangala okusaggula akalulu k'obwapulezidenti.
Essaawa eno Gen.Muntu aseeyeeya ku mazzi ne ttiimu ye yonna okutwalira Banna Kalangala entanda gy'abeetikkidde.
Emmeeri eseeyeeyezza muntu okugenda okuwenja akalulu.