MbararaNadduli avuddeyo ku by’okuwamba abantu mu Drone

27th December 2022

OMUWABUZI wa pulezidenti ku nsonga ez’enjawulo era nga munnansiko Rtd. Maj. Haji Abdul Nadduli alabudde ku bikowa by’okuwamba abantu mu Drone n’okubatulugunya nti bwe bitaa-komezebwe bigenda kwongera okukyayisa NRM.

Haji Nadduli
NewVision Reporter
@NewVision
2 views

OMUWABUZI wa pulezidenti ku nsonga ez’enjawulo era nga munnansiko Rtd. Maj. Haji Abdul Nadduli alabudde ku bikowa by’okuwamba abantu mu Drone n’okubatulugunya nti bwe bitaa-komezebwe bigenda kwongera okukyayisa NRM.

Yasinzidde ku mukolo gw’okujaguza amazaalibwa ge ag’emyaka 80 mu makaage e Lusenke mu ggombolola y’e Katikamu mu Luweero n’ategeeza nti ebikolwa bino bibajjukiza ebiseera bya Mpaawo atalikaaba ku mulembe gwa Obote mmotoka layirandi ezaafubutukanga e Makin-dye bwe zaabuzangawo abantu ne bataddamu kulabika.

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.