OMUYIMBI Eddie Kenzo ajjuzza Colline Hotel e Mukono n’ebooga Omulundi gwe ogusoose okuyimba oluvannyuma lw’emyaka ebiri egy’omuggalo ogwaleetebwa ekirwadde kya COVID 19,

Kenzo ng'akuba abadigize omuziki ku Colline Hotel e Mukono

Eddie Kenzo e Mukono

Madrat And Chicko mu kivvulu kya Kenzo e Mukono
Mu bamu ku bano mwe muli omukagga w’e Mukono Johanness Agenonga, omusambi w’omupiira eyagunnyuka ku ttiimu ya Cranes Hassan Wasswa Mawanda, omuvuzi w’emmotoka z’empaka Bwete owa Kawunyemu Rally Team n’abalala bangi.

Abadigize nga banyumirwa omuziki gwa Kenzo ku Collin Hotel e Mukono
Mu badigize mwe mubadde ne bannansi ba Germany nabo abayagadde kunyumizibwa kyabadde Mukono.

Abadigize nga basala omuziki mu kivvulu kya Kenzo e Mukono ku Colline Hotel