DNA: Bad Black anoonya bataata b’omwana we

30th September 2023

ABATUUZE ku kyalo Kyanika mu ggombolola y’e Kabira mu disitulikiti y’e Kyotera basattidde oluvannyuma lw’okubabikira mutuuze munnaabwe nti afiiridde mu ddwaaliro ekkulu e Mulago, kyokka bwe baagenze okunona omulambo ne basanga ng’akyali mulamu.

Bad Black
NewVision Reporter
@NewVision
195 views

ABATUUZE ku kyalo Kyanika mu ggombolola y’e Kabira mu disitulikiti y’e Kyotera basattidde oluvannyuma lw’okubabikira mutuuze munnaabwe nti afiiridde mu ddwaaliro ekkulu e Mulago, kyokka bwe baagenze okunona omulambo ne basanga ng’akyali mulamu.
Bino byabadde mu maka g’omugenzi Ssaalongo Lawrence Mugerwa e Kyanika-Kabira, nga bano akawungezi k’Olwokusatu baafunye amawulire g’okufa kwa Leonanta Nakato Namugerwa eyakazibwaako erya Muzaalabataano olw’okuzaala abaana abataano mu September wa 2018.
Kigambibwa nti Namugerwa yalumbibwa obulwadde ku ntandikwa ya wiiki eno n’atwalibwa mu ddwaaliro e Kaliisizo, abaamusindika e Masaka okukkakkana ng’aweereddwa ekitanda e Mulago mu Kampala ng’alina obuzibu mu kussa. Ku Lwokusatu akawungeezi abaabadde bamujjanjaba e Kampala baakubidde ab’e Kyotera nga bamubika nti afudde, era ekyaddiridde kwabadde kwazirana okuva mu
beng’anda n’emikwano.
Mukulu wa Namugerwa, Wasswa Mugerwa yategeezza nti baatandise okukola ku nteekateeka z’okuziika era ne bategeeza abooluganda abali e Kampala okukola entegeka
z’okutwala omulambo mu kyalo.
Kyababuuseko abaagenze mu ddwaaliro okukima omulambo, okubategeeza nti Namugerwa baasanze

Sseppuuya abyegaanye

Black we yasooka okusabira Sseppuuya okukola DNA, ebiseera ebyo Sseppuuya yali mu ggwanga lya Serbia mu ttiimu ya FX JedinstovoBijelo Polije.
Sseppuuya yategeeza nti Bad Black yamumanyira ku Eric Obua gwe yali apepeya naye ebiseera ebyo, era tebabangako na nkolagana yonna na Black okutuuka okumusaba okukola DNA ku mwana ono. Wabula Black yamuddamu ng’agamba nti kirabika alina ekitali kituufu ku bwongo ky’avudde yeegaana omwana we, ate ng’amanyidde  ddala nti wuwe.
Sseppuuya bwe yabuuziddwa Bukedde ku bya Black okusitula enkundi yagambye nti ye amanyi abaana be era ssinga muwala wa Black yali mwana we yandibadde akola eki- musuubirwamu kubanga muntu wabuvunaanyizibwa.
Yalabudde Bad Black okukomya by’ayogera n’agamba nti bw’ataakikomye ajja kumukuba mu mbuga z’amateeka kubanga kirabika ekigendererwa kye kya kwonoona linnya lye ne ffamire ye.

Help us improve! We're always striving to create great content. Share your thoughts on this article and rate it below.