Agataliikonfuufu: Okusinza kwa Sabiiti bayingizza abaana 200.

Minisita Omubeezi ow’ebyensimbi Amos Lugoloobi asabye Gavumenti okwongera amanyi mukuwagira enteekateka z’enzikiriza ez’enjawulo omuli okuzimba Amakanisa n’Emizikiti olw’obukulu bwabyo. Abadde ku Kanisa y’Abadiventie Makerere ku mukolo ogwokusonderako ensimbi z’Okuzimba ekizimbe ki Adventist Complex.

Agataliikonfuufu: Okusinza kwa Sabiiti bayingizza abaana 200.
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agatal;iikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision