Vidiyo

Agataliikonfuufu ABA ADF 10 BATEEBEREZEBWA OKUBA NGA BAYINGIDDE EGGWANGA

Ebyokwerinda binywezeddwa e Kamwenge bwebafunye okutegeezebwa nti waliwo abayeekera ba ADF 10 abaayingidde eggwanga. Bino bikakasiddwa RDC w’e Kamwenge nga ab’ebyokwerinda basabye abantu okutemya ku bebyokwerinda nga bafunye bebeekengera.

Agataliikonfuufu ABA ADF 10 BATEEBEREZEBWA OKUBA NGA BAYINGIDDE EGGWANGA
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision
ABA ADF 10