Amawulire

Aba Fan Jet Express batongozza ennyonyi ya Daalo Airlines

LEERO  ekitongole  kya Fan Jet  Express batongoza ennyonyi ya Daalo Airlines  ku kisaawe ky'enyonyi Entebbe.

Aba Fly Jet Express nga batongoza ennyonyi ya Daalo Airlines
By: Phoebe Nabagereka, Journalists @New Vision

LEERO  ekitongole  kya Fan Jet  Express batongoza ennyonyi ya Daalo Airlines  ku kisaawe ky'enyonyi Entebbe.

 Marvin kagoro akulira bakitunzi ba airport agambye nti kya ssanyu okulaba abantu abaleeta enyonyi mu gwanga nga kino kyakukendeza ku traffic akwaata olw'obungi bw'abantu abatambula okufuluma n'okuyingira egwanga.

 Ennyonyi ya Daalo Airlines

Ennyonyi ya Daalo Airlines

Enyonyi Eno yakutambula nga Eva mugwanga okuda e kenya mu kibuga Nairobi n'okukomawo.

Abantu bangi abatambula ensangi zino nga okusinzira ku mwezi oguwedde ogwa August abantu abatambulide mu nyonyi Eno basoba mu  260,000

Tags: