PREMIUM Bukedde
Abasuubuzi baweeredwa emyezi 2 gyokka okwetereza era ebikwekweto byakutandika okuva nga 1st July.
Bino byatuukiddwako eggulo ku Lwokuna aba UNBS bwe baasisinkanye abasuubuzi mu Kampala okubajjukiza ensonga y'omutindo oluvannyuma lw'okukola okunoonyereza