Pulezidenti wa Tanzania Samia Suluhu ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ne munne ow’e Tanzania Samia Hassan Suluhu batadde omukono ku ndagaano ey’okuzimba omudumu ogutambuza amafuta okuva e Hoima mu Bunyoro okutuuka e Tanzania.Omukolo gubadde mu maka g’obwapulezidenti e Ntebe.
Pulezidenti wa Tanzania Samia Suluhu ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni