PREMIUM
Bukedde

Oluuso Diamond Platnumuz lwakubye Spice Diana lukanze Zari

Wadde omuyimbi Spice Diana yeewozezzaako n’agamba nti okugenda mu maka gw’omuyimbi ow’erinnya e Tanzania, Diamond Platnumz baabadde ku bya bizinensi byokka, oluuso obwedda Diamond lwamuba lulese bangi nga beewuunaganya.

Diamond ng'akubye Spice Diana oluuso
By: NewVision Reporter, Journalists @NewVision

Enkolagana ya Spice Diana ne Diamond yasoose kukanga Zari Hassan eyaliko mukyala we n’amuzaalamu n’abaana babiri.

Atuwadde eggulire lino atugambye nti obwedda Spice ayogera ne Diamond kyokka nga tamuggyako

Login to begin your journey to our premium content

Tags:
Spice Diana
Diamond Platnumz
Tanzania
Uganda
Kasalabecca
Zari