PULEZIDENTI wa Tanzania omuggya, Samia Hassan Suluhu eyazze mu bigere by’omugenzi Dr. John Pombe Magufuli awanjagidde bannansi ba Tanzania okukomya okumugeraageranya n’okulowooza nti alina kukola nga Magufuli bwe yandikoze ku nsonga ez’enjawulo.
Bino Samia yabyogeredde mu kusaba okwenjawulo okwategekeddwa okusabira abakulembeze abapya nga naye mw’omutwalidde okwabadde mu kibuga Dar- es- Salaam n’agamba nti kino si kyabwenkanya.
Yatabukidde ababaka ba
Login to begin your journey to our premium content