PULEZIDENTI wa Tanzania omuggya, Samia Suluhu Hassan olumaze okuziika abadde
mukama we, John Pombe Magufuli n’atandika okuluma.
Agobye akulira ekitongole ekivunaanyizibwa ku myalo ekya Tanzania Ports Authority
(TPA), Deusdedit Kakoko.
Okugoba Kakoko, Pulezidenti Suluhu