PREMIUM
Bukedde

Eyasikidde Magufuli agobye akulira emyalo e Tanzania

PULEZIDENTI wa Tanzania omuggya, Samia Suluhu Hassan olumaze okuziika abadde mukama we, John Pombe Magufuli n’atandika okuluma. Agobye akulira ekitongole ekivunaanyizibwa ku myalo ekya Tanzania Ports Authority (TPA), Deusdedit Kakoko.

Eyasikidde Magufuli agobye akulira emyalo e Tanzania
By: NewVision Reporter, Journalists @NewVision

Okugoba Kakoko, Pulezidenti Suluhu yasinzidde ku lipooti y’omubalirizi w’ebitabo bya Gavumenti eyalaze enguzi efumbekedde mu kitongole kya TPA olw’engeri abakungu mu kitongole ekyo gye beenyigira mu kunyaga ssente z’omuwi w’omusolo,

Login to begin your journey to our premium content

Tags: