Amawulire

Abasirikale b'amakomera balabuddwa okwewala eby'obufuzi

ABASIRIKALE b'ekitongole ky'amakomera mu ggwanga, babalabudde okwewala okuyingirira eby'obufuzi nga bali ku mirimu.

Abasirikale b'amakomera balabuddwa okwewala eby'obufuzi
By: Godfrey Kigobero, Journalists @New Vision

ABASIRIKALE b'ekitongole ky'amakomera mu ggwanga, babalabudde okwewala okuyingirira eby'obufuzi nga bali ku mirimu.

Mu ngeri y'emu era babasabye okwolesa obukugu nga babadde baweereddwa emirimu mu bifo omuli enkungaana ne mu bifo mwe balondera .

Omwogezi w'ekitongole kino Frank Baine, agambye nti , oyo yenna anakwatibwa ng'avudde ku mulamwa, wakukanguvvulwa, okusinziira ku kiragiro ekifulumiziddwa akulira amakomera Dr. Johnson Byabashaija

Tags: